Lyrics

Tewerumya

Oyo oyo oyo oh, ensi nga etutwala mbili mbili
Oyo oyo oyo oh, yino etutwala harakaraka yea he, eh nze binsobedde nange
Mwe mugambaki baganda bange opha kayiira reggae soldier.
Mulimutya baganda bange opha kayiira yagamba.
Laba nobulamu bubwo bwakiseela leka tewerumya gwe, yita emikwano mulye munywe mwesanyusemu ekyolumu.

Bwokuba pulani mwatu wa eyo joyise, okufuuka ekyo kyoli. Nobalilila obulumi mwatu mwoyise sente okuzifuna, ela notunulila ebilungi mwatu byolina byofunye muntuyozo. omutonzi osana omwebaze eyayelula amakubogo nobuwangaazi aja kubukuwa.

Chorus
Tewerumya tewerumya muganda wange ‘Sente etuyanya osana ojilyeko”
Tewerumya tewerumya sister munange   “kuno kunsi tulibagenyi”
Tewerumya tewerumya mukadde wange“ensi banaffe bebajitulesawo”

Bwengamba tewerumya mba sitegeeza nti lya buli olina okutegeka amabuje gasome, abakadde obawe balye ffe aba rasta tetulya ffeka guno omulembe nze mwendabye abaluvu, abalya boka edda twalyanga nabantu. Gwe atanabako bwoli ensi tojevuma nyikila kola ako akatono kolina, yitako ewasanyukilwa onyenye kugaliba enjole emikwano jibayo nemwejukanya.

Chorus
Tewerumya tewerumya muganda wange ‘Sente etuyanya osana ojilyeko”
Tewerumya tewerumya sister munange   “kuno kunsi tulibagenyi”
Tewerumya tewerumya mukadde wange“ensi banaffe bebajitulesawo”

Rastafariiiiiiiiiiiiiiiii eh say
buno obulamu bwa “bwakiseela” buno obulamu bwaki “bwakiseela

eh kola nyo topowa bityono bwebiba ebyensi bwebili ensi bwetambula.
Sente tuzikolela kulya nakezimba sikwelumya bulamu butono. Bizibu bingi misanvu mingi buli omu jayise yamanyiyo. Muntu munange tobanga mukoddo ebitutuyanya tubileka kunsi ras b ssali, ras mubiru abantu mubasomese obubaka bwaffe, nti Babylon etulibubi, buno obubaka bwaffe bujisuza bubi naye

Chorus
Tewerumya tewerumya muganda wange ‘Sente etuyanya osana ojilyeko”
Tewerumya tewerumya sister munange   “kuno kunsi tulibagenyi”

Laba nobulamu bubwo bwakiseela, leka tewerumya gwe,
yita emikwano mulye munywe, mwesanyusemu ekyolumu.

Tewerumya tewerumya muganda wange ‘Sente etuyanya osana ojilyeko”eh
Tewerumya tewerumya sister munange   “kuno kunsi tulibagenyi” oh no
Tewerumya tewerumya mukadde wange“Sente etuyanya osana ojilyeko”
Tewerumya tewerumya muganda wange “kuno kunsi tulibagenyi”

Tewerumya is a song composed, written, arranged, directed sung and engineered by Opha Kaira a.k.a Reggae Soldier. Including the keyboards, guitors, drums and mixing done by Kenny Lubwama.