Lyrics

Kamusinze

Give thanks unto Jah Rastafari, Son of the Most High God.
Ndabye ensi ndabye nebikolwa kunsi, temuli mirembe bitwemalizamu bwerere. Ensi ejjude mivuyo ensi ejjude miranga alina natalina buli omu ajiloja lulwe. Bangi tukoledwako ebikolobelo nga naye, bantu banaffe benyinyinyinynyinyini bebabitukoze. Kati nesige ani nga omwana w’omuntu yafuuka ekyenyinyalwa yawambibwa ekibi. Wabula kyenzudde waliyo eyo anindilidde nga bwendi, kanve ku by’ensi nonye oyo owomukwano ogwolbelela.

Chorus.
Kamusinze. “sinza sinza aahhh”  mukama Katonda.
Kamusinze. “sinza sinza sinza”  yeka yagwanidde.
Kamusinze. “sinza sinza sinz\ aahhh” nga nkyalina amany.
nyini bulamu“sinza sinza sinza”  ebitunyiga yamanyi jebigwela.

Guno omuliro kunsi gwetwekolereza, tewali aliyinza kuba namazi galiguzikiza. Okujako katonda owobusobozi yeka yasobola, kebe enkyukakyuka joyagala yalina ebiseela byayo. Gwe manya ebikunyiga byona birina olunaku olwokugwa omunafu ayimusibwe owamanyi akakanyizibwe. Wabula tunula kukalendayo nga singa olunaku olwo lwankya, lukusanze lutya munange we kyekinge.

Chorus.
Kamusinze. “sinza sinza aahhh”  mukama Katonda.
Kamusinze. “sinza sinza sinza”  yeka yagwanidde.
Kamusinze. “sinza sinza sinz\ aahhh” nga nkyalina amany.
nyini bulamu“sinza sinza sinza”  ebitunyiga yamanyi jebigwela.

Bwentunula mumasso go ndaba omutima gwo gujjudde maziga kyoka bokabila bakukongoola.tokabira nsi mukwano kabira eggulu, yewali ekisa ntyo nage bwenali nga sinazula mazima. Yewali anakuwanguza byomusaba aja kubikuwa. Byona bibye ,emirembe obugaga nesanyu. Ye lyekubo amazima nobulamu buli amukiriza, alilaba kitaawe oyo ensi yona gweyayanira.

Chorus.
Kamusinze. “sinza sinza aahhh”  mukama Katonda.
Kamusinze. “sinza sinza sinza”  yeka yagwanidde.
Kamusinze. “sinza sinza sinz\ aahhh” nga nkyalina amany.
nyini bulamu“sinza sinza sinza”  ebitunyiga yamanyi jebigwela.

Add lips
Sinza, sinza. Sinza, sinzaaaah. Sinzaaahhhhhhh, ooooooohh. Jehovah Jah Rastafari is the most high. Lord of lords, king of kings, king of kings, king of kings.

Kamusinze is a song composed, written, arranged, directed sung and engineered by Opha Kaira a.k.a Reggae Soldier. Including the backup keyboards, drums, bass guitor except lead keyboards by W. katongole.